You are on page 1of 13

1

OKWOGERA KWA KATIKKIRO CHARLES PETER MAYIGA


MU LUKIIKO LWA BUGANDA,
19 MUZIGO 2014.
1. OKWANIRIZA
Nnyaniriza abakiise bOlukiiko mwenna. Nneebaza Katonda atuwadde obulamu
nobukuumi, mu byonna byetukola. Mbeebaza emirimu gyemukola; egyammwe ku
lwammwe, ngabantu; ate ne gyObwakabaka.
2. SSAABASAJJA KABAKA
Ssaabasajja Kabaka gyali ateeredde ntende mu Lubiri lwe era alamula Obuganda.
Twebaza Lugaba amukumye nga mulamu bulungi, era namutuusa ku myaka !
egyobuto"
Twakuza amazaalibwa ga Ssaabawanguzi mu Ssaza lye erye #utambala, ku ssomero
lya $ombe S.S.S. Nneebaza nnyo #annabutambala olwokwagala Kita%%e
obwenkanidde awo. #aamulinda ku makubo mweyayita ngagenda e #utambala, ne
bamwaniriza mu ssanyu eribadde likyaludde okulabika.
&kakiiko akateesiteesi akaakulirwa Owek. Martin Kasekende, ngamyukibwa Owek.
Twa'a Kaawaase, ngakolagana nomukulu wa $ombe S.S.S, (bra'im Lule, ate ne
Katambala, Twa'a Kibalizi Lwanyaga kaakola omulimu mulungi.
Tuyozaayoza Nnyinimu okutuuka ku mazaalibwage, era tusaba Liisoddene
amutunuulizenga bulijjo eriiso eryekisa era amuyiire emikisa gye.
Tusuubira nti Lukomanantawetwa alirabikako eri Obuganda mu kuggulawo Omu)iira
gw&massaza nOgw*bika; ate ne mu kuggalawo omwoleso gwObulambuzi. &te awo
tumwesunga nga tujjukira bwegiweze emyaka +, ngali ku Nnamulondo, emikolo
egirikwatirwa mu Ssaza lye mawogola.
*nteekateeka entongole eyemikolo egyo, Obuganda kwebulindiridde okulaba ku
Mutanda, zijja kulangirirwa mu bbanga eritali lyewala.
&bateesiteesi emikolo mbasaba bagitegeke mu ngeri esinga okuweesa #eene ne
#uganda ekitiibwa.
3. ENSONGA ENKULU EZIBADDEWO.
1
2
! M"#$"%&
Oku-a lwe twayabuka, wabaddewo bingi ebiwuliddwa ku ttaka okuli Olubiri lwa
Mujaguzo e Kabowa.
Olubiri lwa Mujaguzo luliko yiika ezikunukkiriza mu .!. *byembi, ettaka eryo
kum)i lyonna lyesenzaako abantu era bazimbyeko amayumba agasulwamu
nagobusuubuzi. /etwogerera, waliwo yiika nga emu nekitundu 0,,1+2 kyokka ate
nazo mu mmakkati gaazo, mu kibangirizi ekiteekeddwa okutunuuliganya
Kawulugumo ne Nnamannyonyi namwo mwasengwamu omuntu eyazimbamu
ekibanda kyemmotoka.
Okwesenza ku ttaka lya Mujaguzo kya-a nnyo ku basiige nabo abalina
obu-unaanyizibwa obwennono ku nsonga za Mujaguzo. &bamu ku bano beewa
obwannanyini bwettaka ne kirowoozesa abaana baabwe nti ettaka lye Kabowa lya
busika bwabwe.
*bibadde biwulirwa ennaku zino bi-a ku mwana wa musiige omu, eye%uula
atamanyi nti ettaka kitaawe kwamaze ebbanga, alibaddeko olwobu-unaanyizibwa
bwalina ku Mujaguzo.
Omwana oyo yatandika okwegabanya ettaka, so nga ne kitaawe akyaliwo mulamu.
#we yamala okulyegabanya ate nabaako baliguza , nga ye%udde nnanyini.
&baagula bwe twabategeeza nti baagula m)ewo, ne basaba omwana ono okubaddiza
ssente zaabwe, yolwo naddukira mu kkooti na%una ekiragiro ekyekim)atiira,
ekyamwogerako nga 3nnanyini4 ateekeddwa okulekerwa 3eddembe lye4 ku 3ttaka
lye4.
Omuntu ono eyatunda ettaka lya Kabaka yali ategeka okukozesa ekiragiro kya
kkooti yeekomye ettaka lya%%e, era asobole okulikwasa abo beyaggyako ensimbi mu
lukwesikwesi.
Kyokka twamulabuukirira, na%%e netugenda mu kkooti ne tugitegeeza nti ekiragiro
yakiwa mu bukyamu.
5oliisi nayo twagitegeeza bukubirire, nebitongole ebikuuma ddembe ebirala. #we
tutyo tumulemesezza okwekuliza ku nnyama enzibe.
'(! E))* +,-O./*.*.
2
3
Tetugenda kukkiriza muntu yenna kubba ttaka lya #uganda.
/aliwo nababadde bagula ettaka ku Masiro ge /amala ate nettaka eddala e
Mmende ne mu Masiro awalala.
Njagala okutegeeza abantu bonna mu #uganda, ne 6ganda, nti buli lwogula ku
muntu atalina bwannanyini obeera tolina byoguze, era ettaka tugenda
kuliba%uumulako.
/aliwo eyazze mu kkakkalabizo lyange nantegeeza nti waliwo abaamuguza ku
ttaka okuli ennyumba yOmulamuzi wano e Lubaga 7 Kakeeka.
Nnaamubuza nti abo be yakwasa ssente kwaliko Ssaabasajja Kabaka..... ngamatama
ntengo"
$gwe agula etaka olina okwebuuza nti ono anguza ye nannyini8 Olina okwebuuza
nti ono anguza ye mubaka omutongole owa nnannyini oba yeeyita kyatali8
*ttaka lyonna eyObwakabaka, okuli mayiro 9: 0ezolusuku lwa Kabaka2; okuli
ery&baami abasatu 'K)(**(0&, O1"+1"%( 2-O1"/2(*!, okuli eryebitongole
ebyenjawulo ngerya Nnaalinya Lubuga, Nnamasole, ery&masaza neddala lyonna,
lirabirirwa #uganda Land #oard 0#L#2. Tewali muntu yenna alina buyinza
ku)angisa, kwazika, kugaba liizi oba okutunda ettaka lyObwakabaka.
*nneyambisa yettaka lyonna entongole eryObwakabaka erambikibwa #uganda
Land #oard.
*ttaka erimu, tugambe eryamasaza, oba ery&masiro lilabirirwa &baami
&bamasaza n&magombolola oba ba Nnaalinnya abali mu Masiro ago.
/aliwo nettaka erikolerwako emikolo ebika ebyenjawulo 0tugambe nga
&boluga-e nabObutiko nga bwe bali mu Lubiri lwa Mujaguzo e Kabowa2.
/abula bonna abakolera emikolo ku ttaka eryenjawulo nabo tebalina buyiinza ku
ttaka eryo kwe bakolera emikolo egyo.
&wonno tewabaawo bagamba nti nze nkolera emikolo wano, nolwekyo ettaka lino
lyange m)aamu ssente. Ssente bwonoziwaayo ngomanya nti ziku%udde"

'((! E))* +,-E.(*
*ttaka lyObutaka obwebika ebyenjawulo nalyo teririiko bwannannyini bwa
ssekinnoomu.
3
4
Tewali muntu yenna bwati alina buyinza kutunda ttaka lya kika kyonna, si nsonga
oba ali ku ddaala ki mu kika .
Ssaabawolereza wa #uganda anaatera okumaliriza enteekateeka eyabayima
0;egistered Trustees2aba buli kika.
*ttaka eryekika lyonna lirina kuwandiisibwa ngennambika bweneekolebwa
Ssaabawolereza, bwe tutyo twewale abo abee%uula bannanyini, ne batunda ebitali
byabwe.
Kino kankiddemu< buli agula ettaka lyObwakabaka, kalibe lya lubiri ssaza, masiro
oba eddala lyonna aba aguze m)ewo era tujja kulimuggyako, kubanga buli yenna
agula ekibbe naye aba mubbi.
Na kino kankiddemu< *ttaka lyonna eryObwakabaka, #L# yokka ye lirinako
obuyiinza so si muntu mulala yenna. #woba oliko ettaka lya #uganda lyoyagala
okukolerako , tuukirira #uganda Land #oard.
'C! O+".(0( +/-3 M32$&.
Ssaabasajja Kabaka yasiima nalonda bboodi egenda okwetegereza ebyendabirira
nenkulaakulana yOlubiri lwe Mengo 0Lubiri = ;e = de-elo)ment #oard2
#boodi eyo ekulirwa >ran?is Kamulegera ngeriko abakiise bano< Owek. #ill
Mato-u 0Minisita w*nkuluze2, Owek. $od%rey K. Ka-uma ; &lan S'onubi; @an
Kamaanyi; Ao)e Mukasa; #etty Kajubi, Omut. Namugera Kakeeto; ne ;oland
Ssebuwu%u.
#boodi ejja kwekenneenya ali)oota azaasooka okukolebwa &kakiiko akaali
kakulirwa Omugenzi *dward Nsubuga ne Ssaabalabirizi Li-ingstone Nkoyoyo.
*birungi ebiri mu ali)oota bajja kubitutegeeza ate tulabe Olubiri bwerusaanidde
oku%aanana mu mulembe guno.
*bikulu #boodi byerina okukola kwe kukuuma ekitiibwa kyOlubiri; ate nokulaba
nti ebintu byonna ebikalu namayumba agennono nebitongole bizzibwamu.
Mu ngeri yeemu #boodi esuubirwa okutuwa amagezi ku bintu ebisobola okuleeta
enkulaakulana mu Lubiri kyokka nga tebiweebuula nnono nokwesittaza.
*byo ebibadde biwulirwa nti tugenda kussaamu ekisaawe kyennyonyi si bituu%u.
&ba Bi-il a-iation &ut'ority 0B&&2 Olubiri baalulaba ngeki%o ekigazi ate ekiri
ddala mu makkati gekibuga, era baatuwandiikira ebbaluwa nga batuwa ekirowoozo
kyabwe.
/abula tetulubawanga. Kyokka nabo baalangiridde 0nga bayita mu Minisita
abatwala2 nti amaaso gabwe gali ku bi%o birala.
*kyo nno kirungi, kubanga era okusaba kwabwe kubadde kwa kugwa butaka.
0d2 E22,2# , K.*
*nnyanja ya Kabaka eri mu katyabaga. &bantu bangi abeesenzezza ku ttaka lyayo
0eryali likunukkiriza mu yiika :2 ne bazimbako amayumba. &balala balikanikirako
emmotoka. &bandi boolezaako mmotoka.
4
5
&te waliwo abasomba ettaka okulijjuza entobazzi eziyiwa mu nnyanja. /aliwo
nabakulukusiza kazambi wamazzi aga-a mu binaabiro ne bayiwa mu nnyanja.
*nnyanja eno tuteekwa okugikuuma. Mu bbanga eritali ggwan-u nnyo tujja
ku%ulumya enteekateeka nnamutaayiika ku Nnyanja ya Kabaka, ngerubirira
okugitaasa ate nokugi%uula eki%o ekyomuwendo eri bannyini yo.
/abula era, ndabula bonna abaakola ebityoboola ennyanja eno okubikomya
bunnambiro nga tetunnabakaka kugenda mu mateeka.
4. OMWAKA OGUMU OGW-OBUWEEREZA
Nga ,+ Muzigo, +:,. gwaweze omwaka mulamba bukya
nnangirirwa nga Katikkiro wa #uganda. Nziramu okwebaza Mukama wange,
Magulunnyondo, olwokunzisaamu obwesige nantuma okumulamulirako Obuganda.
Nneebaza Katonda olwebyo byansobozesezza okukola nga ndi ne bannange bano,
#aminisita. @dunda twongere okumusaba atubeere, twongere okuweereza abaana ba
Kita%%e abaatukwasibwa.
#wetwakwasibwa obukulembeze twatuula ne #aminisita ate nabakulira ebitongole
byObwakabaka ne tubaako ensonga nnya 0.2 ze twasoosowaza<
a2 Okukuuma, okutaasa, nokunyweza Nnamulondo.
b2 Okumaliriza &masiro.
?2 Okumaliriza ennyumba Masengere.
d2 Okutereeza enzirukanya yemirimu gyObwakabaka.
/ansi womulamwa gwokutereeza enzirukanya yemirimu twaleeta enkola
eyomulembe Omuggya.
Mu nkola eyo twalambikamu ennyingo nnya 0.2.
0i2 Obweru%u
0ii2 Obuyiiya
0iii2 Obunyiiki-u
0i-2 Okwagala.
*nsonga ze twasoosowaza zesigamiziddwa ku nsonga za #uganda Ssemasonga
*ttaano.
Ssemasonga *ttaano ze ziwumbawumba ebya%%e. Kyokka ensonga nnya0.2 ze twasooka
okunokolayo.
#wetwamala okwanjulira Obuganda *nsonga *nnya ze twasoosowaza, twaddamu ne
tutuula ne #aminisita nabakulu bebitongole byObwakabaka, netu-aayo ne
Nteekateeka Nnamutaayiika ey*myaka etaano02 mwetwazingira ebyo byetusuubira
okukola mu myala etaano.
5
6
Olwaleero njagala kukkaatiriza *nsonga *nnya 0.2 ze twasoosowaza<
- Okunyweza Nnamulondo.
- Okumaliriza &masiro.
- Okumaliriza Masengere
- Okutereeza enzirukanya y*mirimu
! O*"2,/3% N21"+&24&5
Mu mwaka oguyise Katonda atuyambye ne twongera okusembereza Nnyinimu
abantube.
Mu%umbyagganda wa%%e %%enna mu #uganda, &baganda nabatali #aganda, kyokka nga
bakkalidde bulungi mu #uganda.
Matum)aggwa yazaala &bakatoliki, &ba)olositante, &basiraamu, &balokole era na
buli bantu bonna abalala mu nzikiriza zaabwe.
Buu?u yazaala aba B5, aba >@B, @5 ne N;M. Naba 65B abazaala"
$gwennaalemesa yekka okutuuka eri Ssaabataka yoyo atatuwa kitiibwa, oba agezaako
okutusekeeterera.
Nga tunoonya okunyweza Nnamulondo, Ssebuwu%ubwango yalambula essaza lye erye
#ugerere mu $atonnya womwaka guno. So ate nange natuuka dda e #uruuli; era nja
kuddayo , ate era #ukaajumbe nayo ajja kulambulayo.
.! A16(0&
Katonda atuyambye netumaliriza #bugwe e Kasubi. &kasolya ka Muzibu =&zaala 7
M)anga kaawanikibwa. Kaakati tukungaanya bikozesebwa mu kusereka. *nkomerero
yokumaliriza *nnyumba eno enkulu tutandise okugirengera. &mayumba gabazaana
nabalala abasula mu Masiro gaddaabiriziddwa naye teganaggwera ddala bulungi.
Twassizza emikono ku ndagaano ne kam)uni egenda okutuguza ebyuma byamaanyi
genjuba getugenda okukozesa mu masiro.
&masiro ge /amala nago gaziddwawo. *bitundu nga C biwedde okusereka era
tusuubira nti mu mwezi nga gumu oku-a kati tunaaba tutandise okuwunda munda
w*nnyumba #atandabezaala.
#bugwe we /amala naye amalirizibwa era tugenda kumussaako enzigi ezitabaddeeko.
Olu-annyuma tujja ku%una nayikondo e Kasubi ne /amala ziyambe ku nsonga
yamazzi.
Tukyalina okuzimba amayumba mu kyalo ky*byobuwangwa *bika
mwebinayolesezza emirimu gyabyo mu #uganda neri Omuteregga. *byokukola e
Kasubi ne /amala bikyali bingi, naye tulina essuubi nti tujja kubimaliriza kubanga
gyetu-udde we wabadde obuzibu okusingako.
#ba%%e yasiima nalonda #boodi y*byennono nObulambuzi nga yeegenda okulabirira
&masiro.
6
7
#boodi tegenda kudibya bu-unaanyizibwa obwennono obukolebwa ba Nnaalinya, ba
Katikkiro b&masiro, &bazaana nabaweereza abalala. Nedda" #boodi egenda
kunyweza ebi%o ebyo era nokulaba nti ekitiibwa kya%%e kyeyolekera mu abo ababirimu.
&bo bonna abali mu bi%o ebyennono mu Masiro batutegeezezza obuzibu bwe basanga
mu kutuukiriza obu-unaanyizibwa bwabwe. *byokulabirako;
B i2 amayumba gabazaana gabadde gagenda kubakuba; amayumba mangi
tegabaddemu masanyalaze; amazzi emirundi egisinga gabadde gaasalwako; ebyokulya,
abakyala bangi nabasiige abalala tebabiraba; nebyokwambala nabyo bawammanta
biwammante; ii2 tetubadde na nteekateeka yankalakkalira eyokulabirira &masiro
nokulaba nti ennyumba ezigalimu 0naddala enkulu ennyo2 tezi%aa%aagana.
Obu-unaanyizibwa Nnannyininsi bweyakwasizza #boodi eno kwe kulaba nti; ekuuma
ettaka okutudde &masiro gonna mu #uganda 1 ngekolagana ne #uganda Land #oard2;
enyweza ebi%o ebyennono byonna nokulaba nti ababirimu balabirirwa mu ngeri
ekuuma ekitiibwa kyabwe nekitiibwa kya%%e mu buwangwa nennono za%%e;
okukungaanya ensimbi ezisasulwa abalambuzi nokuzituusa mu $gwanika mu nkola
eyobweru%u, ate zeyambisibwe okulabirira ebi%o bino mu ngeri esaanidde. #boodi eno,
ekulemberwa $ladys Nalubowa Kalema Dikusooka, yatandise dda okukola era twagala
etukwange enkola gyetunaakuumiramu Masiro 0nabagalimu2 nga okusereka Muzibu =
&zaala7M)anga tekunaggwa.
7! M632$3038
Nga bwemwawulide ku Lwomukaaga nga ,E Muzigo, +:,., Maasomoogi yatuwadde
erinnya eryennyumba eno eri mu mbiriizi za #ulange erya 3Masengere4
0Nnabalekedde omulimu gwoku-umbula amakulu gerinnya eryo2 Nnabategeeza nti
bwetunatandika okulengera enkomerero yokumaliriza #bugwe ne Muzibu &zaala =
M)anga nga tutandika ku Masengere.
#bugwe nnamusaako nsalesale wa Mugulansigo, +:,.. /etwatuukira mu
$atonnya,+:,. nga #bugwe kum)i awedde. #wetutyo twasalawo, nze ne bannange,
tubakane ne Masengere, era nga ,E Ka%uumuulam)awu, ne nnangirira kawee%ube
wokumaliriza ennyumba eno.
Munzikirize nneebaze #aminisita ba #eene olwokwenyigra obuteree-u mu nteekateeka
zokuzzaawo &masiro ate ne Masengere.
Munnegatteko twebaze abasajja nabakyala ba Lukomanantawetwa abaalonderwa ku
nkiiko ezenjawulo okukola omulimo guno ogwekitiibwa ekingi ogwenkanidde awo.
Owek. Kaddu Kiberu, Folly Lutaaya, B'risto)'er #awanika be bali ku lukiiko olukulu
olw&masiro ge Kasubi.
Nneebaza Fonat'an Nsubuga 05roje?t Manager2 ne 5ius Mugalaasi 0Bontra?tor2.
/ansi wolukiiko lwOwek. Kaddu Kiberu wewali olukiiko lw&masiro $gwanga
Mujje olukululembera Fo'n >red Kiyimba 0>reeman2, amyukibwa Fulius Ssem)ala,
Omuwanika $uster Lule nomuwandiisi &bubakar Ssennyonjo 0&balala balagibwa eri
Olukiiko2.
7
8
Kaakati olukiiko olwo twalutuumye #uganda Twezimbe era ne lukwasibwa omulimu
gwokumaliriza Masengere era emirimu mugiraba gitambula. #we twatandise
okuzimba Masengere, ne ndyooka nzisaako akakiiko akatono aka-unaanyizibwa
okulaba nti ebisigalidde e Kasubi biggwa.
&kakiiko ako akatono kaalondeddwako $eo%%rey Sserunjogi nga Ssentebe ngali wamu
ne Fames #ukenya Gi-a ne Syl-ester Sseguya, kyoka $aster Lule nasigalako
olwomulimu gwe ogwobuwanika.
Nnyini = #uganda yankwasa Omulabirizi Mi?'ael Ssennyimba ku mulimu gwe
/amala. Omulabirizi ngali naba Kabaka >oundation 0*dward Ndagala Kaggwa2
bakoze omulimu gwa ttendo e /amala era ggwe wamma tubeebaza olwobunyiiki-u.
Omuti =ogubala = ensimbi = nebikomo yam)a s's ,::,:::,:::1H zeyatusakira ebweru
ate ne tuzikwasa Omulabirizi ate na%%e twakamwongerayo obukadde obulala kikumi,
era tujja kumwongera nendala asobole okumaliririza ddala omulimu.
&basajja nabakyala ba Kabaka bano twongere okubeebaza. Tukoze kyetusobodde
okukola bonna nga bakolera wamu era siyinza kugamba nti ono, oba oli yasinze
okukola wabula kyetuyinza okugamba nti %%enna tusanyuse olwomulimu guno
ogwawamu.
Nneebaza abantu ba Sseggwanga abaanukudde omulanga gwa%%e ne batuwa lu)iiya
em)itiri-u obungi.
'W2& 322,(2$(% 2-32662, 3,-E))&99+( 36&13./!
O*")+$ O."$24 2-3./30"5
Mu bbanga eryomwaka omulamba n%unye omukisa okutuuka mu Massaza ga #uganda
,I. * #u-uma ne Ssese gyesinnagenda, naye aboku kizinga nammwe munninde.
Ngoggyeko #uluuli, gyenagenda ku nteekateeka yolusiisira lwebyobulamu, awalala
gyengenze mbadde ntikkula *tto%%aali.
&te ngenze nebweru wa #uganda, mu &nkole ne #usoga, ate nayo nentikkula
*tto%%aali.
Ku Lwokusatu lwa ssabbiiti eno ngenda mu 6nited &rab *mirates nsisinkane baganda
ba%%e ne bannyina%%e abaasenga eyo, mbabuulire ebi%a eka, ate era mbatikkule
*tto%%aali.
Mu mwezi gwomunaana nogwomenda nja kugenda e #ungereza, Sweden, Banada ne
6S& mu kawee%ube ono.
Nnewankubadde entalaaga zendiko zirabibwa nnyo mu Tto%%aali, kyokka zirina
nekigendererwa kyokutuusa ku baana ba Mugema obubaka bwatuwa entakera.
Nnyanjatemanyirwa yettanidde emiramwa nga mukaaga 0I2 bukya atuula ku
Nnamulondo.
- Obumu
- *byobulamu
- *byenjigiriza
8
9
- *ddembe lyobuntu
- Okukola ennyo
- *byobuwangwa
- Olulimi Oluganda
- Okulambika aba-ubuka.
#wentuuka mu bantu yonna gyendaga kyenkola kwe kubalambululira, nga Mukulu
/ammwe, emiramwa Nsindikatagenda gyagenda atulungamyamu buli budde. M)ulidde
amaloboozi agagamba nti abantu ba #uganda ba-udde mu byokwekubagiza; nsanze
bangi mu kutalaaga kuno abaagambye nti kati bamaliridde okuzza #uganda ku ntikko.
Lugaba katumwebaze olwokutusobozesa okumanya nti #uganda tusobola
okugikulaakulanya nga twebunguludde Nnamunswa newankubadde ebitosoomooza
webiri.
4! O*")3033% E2%(0"*2, ,-31(0(1" $,-O./*.*5
'(! O./30"9"5
#we twatuula ne bannange bano twajja nomulamwa gwe twatuuma *nkola
*yomulembe Omuggya omuli ennyingo eyobweru%u, obuyiiya, obunyiiki-u
nokwagala, nga bwe mwawulidde.
Mu kwogera kwange okwasooka nga Katikkiro, mu Ssebaseka +:,9 nabategeeza nti
bwe tunatambulira mu bweru%u abantu bajja kutwesiga batuwe nensimbi ezokutambuza
emirimu gya Ssemunywa.
Okukungaanya obuwumbi obusoba mu busatu 092 mu bbanga eritaweza myezi ,+ ke
kabonero akalaga nti obweru%u nsonga ntuu%u era esaanidde 0ssente ezikunganyiziddwa 1
ezisaasaanyiziddwa zisomwa2.
Omuwanika ngakola ne Kalondoozi nabo abakwatibwako ebyensimbi batutereddewo
enkola egoobererwa mu kutambuza ensimbi zObwakabaka.
Tetukyakkiriza muntu yenna oba kitongole kyonna kutereka ssente wantu wonna
okujjako ngalambikiddwa Omuwanika, mu nkola entongole emanyiddwa.
*nsimbi eziyingira, Omuwanika yazitereka; ezi%uluma, Omuwanika yazikkiriza
zi%ulume. Kye mu-a mulaba nga na luno jjuuzi ku misinde gi mubunabyalo, nga tukuza
amazaalibwa ga Ssalongo, ssente zonna azakunganyizibwa 0s's ,Im1H2 zaakwasibwa
Muwanika, so nga Minisita w*mizannyo ye yali nnyini nteekateeka.
Mu ngeri yeemu ezo ezaagenda mu kuteekateeka emikolo e #utambala, ate nezo
Nnyinibantu ze yasiima okutonera eddwaliro lye Kito-u okulwanyisa obulwadde
bwekikulukuto 0s's :m172 era Omuwanika ye yazijja mu $gwanika, so ngOwek.
Ssekabembe ye yali nnyini nteekateeka.
9
10
Nensimbi kati ezi%unibwa mu Minisitule ezenjawulo ng*yebyenjigiriza oba ku
Masaza nga bakoze emyoleso nenteekateeka endala ezizaala ensimbi zaatandika
okwanjulibwa mu $gwanika.
#uli muweereza wObwakabaka yenna ateekwa okugooberera entereeza yOmuwanika
ne Kalondoozi ku byObuggaga byObwakabaka.
Tulina nebitongole ebyetengeredde mu byenkozesa yensimbi naye nabyo
kibikakatako okumanyisa Omuwanika mu ngeri entongole ebi%a mu mawanika gaabyo.
Tulina kutambulira mu bweru%u, kubanga bye tukola si bya%%e mu ngeri ya
bwassekinnoomu, bya lukale, bya %%ena, bya #uganda, bya #eene. &wataba bweru%u buli
muntu akola anoonyamu bibye; buli muntu akola ta%aayo; buli omu aggwamu amaanyi.
#wetunaanywerera ku bweru%u ensimbi zijja kuwera tukole ebyo ebigasa bonna.
'((! O.",((,5
*nnyingo yobuyiiya tugyetaaga olwokunoonya amakubo agasobola oku-aamu
ebizimba eggwanga. Minisita wOkuteekateeka ebyen%una ne #aminisita abalala balina
bingi bye batandise okutuyiiyiza bye tulowooza nti bigenda kutuzaalira ebibala.
*bitongole byonna ebiri ku musingi gwObwakabaka, namakam)uni ate nabakozi
baamu basaana okubaako ke bazza eri *ggwanika, anti %%e bannannyini mu%u............
/aliwo nobuyiiya obwobukuweereza ensimbi ku Mobile Money ku MTN, ate kati ne
&irtel; abalina akawunti mu Bentenary #ank nabo basobola okuziweereza buteree-u.
&baganda nabantu ba #uagnda basobolera ddala okuyimirizaawo emirimu
gyObwakabaka nebyenkulaakulana singa tubeera abayiiya era abajjumbize.
Okwenyumiriza mu #uganda nga towagira nteekateeka zanjulwa kiba kya
bulyazamaanyi. *kyomukisa, obuyiiya bw*tto%%aali bwo mubuwaggidde nange
akabugumu nekanzijira"
'(((! O."2,((*(:"5
#we tunywerera ku bya%%e byonna, awatali kukoowa, tujja kuwangala. Tetuyiinza
kukoowa mu byetukola, oba eby*tto%%aali ate nga tetunatuuka gye tugenda.
Okuwummula nga tonatuuna kye bayita ekiwejjowejjo.
'(:! O./$%(5
*nnyingo yObwagazi eno yo ngissaako ekinkumu" &bantu baagalira ddala
Ssebunyabwamusota" Singa tekwali bwagazi, temwandinnyanirizza na ssanyu lyendaba
buli gyengenda. Singa tebubadde bwagazi eri Landiloodi, temwandintisse mato%%aali
mazito bwegatyo. Twongere okuba nobwagazi mu byetukola, emirimu gijja
kutwanguyira.
4.2. E.,9935
Nga bwe mumanyi twassa omukono ku ndagaano ne $a-umenti eya wakati nga +
Muwakanya, +:,9. Nga twakamala okussa omukono ku ndagaano twasasulwayo
obuwumbi bubiri 0+2 ku nsimbi zetubanja $a-umenti. Twazeyambisa okusasula ku
mabanja amangi getwasingaanibwa nago.
10
11
$a-umenti nno tugijjukiza eyongere okutusasula, kubanga ssente zino tuzeetaaga nnyo.
Nnali ndowooza nti wetwatandikira ku Masengere nti tuliba tusasuddwa, oba oli awo
zituyambeko ku mulimu ogwo.
Naye nze ndwawo okuterebuka era nja kwongera okubanja. Nga , Ka%uumuulam)awu,
+:,., 5resident Muse-eni yatukwasa ebya)a +,+. Twakiikirirwa Owek. &mb. *mmanuel
L. Ssendaula ngali wamu nOmulangira @a-id /asajja.
Kaakati &kakiiko, Sseggwanga keyateekawo akaliko Owek. &)ollo Makubuya, Owek.
#ill Mato-u nOmul. @a-id /asajja bali mu kwekenneenya ebya)a ebyo, wamu ne
#uganda Land #oard, okumanyira ddala ekyatukwasibwa bwe kyenkana. &kakiiko kano
ke ka-unaanyizibwa okulondoola ebiri mu ndagaano byonna, era nsuubira nti mu bbanga
ttono kanaatutegeeza wekatuuse.
Nneebaza $a-umenti okutukwasa ebya)a byettaka lya%%e era ngisaba nebirala byonna
ebya%%e byerina ebituddize.
&bantu bangi bantegeezezza bwe bali abasanyu%u olwentegeeragana eyatuukibwako.
#uganda ebbanga lyonna enoonya byayo; era ekyatusissa omukono ku ndagaano kununula
bya%%e.
Tujja kugenda mu maaso nga tunoonya ebya%%e byonna, era sijja kwerekamu kubinoonya
yonna gyebiri.
;. EBISEMBAYO
a2 Njagala okusiima ennyo bannange bano, #aminisita olwenkolagana ennungi gye nnina
nabo era olwobuwagizi bwe bam)adde mu mwaka gwe twakamala. Obuganda bwe
buba bulabawo ebitonotono ebituukiddwako, kirungi bumanye nti
Nantalinnyamukateebe yankwasa abasajja nabakazi olubabu"
Ku misinde we twatandikira ate bongeddemu nnyo. #angi tebalina bamyuka;
tebaweebwa nsako, so ate ebikolebwa byeyongedde. Kyokka tebakoowa" Mwebale
nnyo bassebo ne ba nnyabo.
b2 Nneebaza abakulira ebitongole ebyenjawulo abakoze buli kimu okulaba nti emirimu
gya%%e gyongera okunyirira; aba ?bs; #lb; Nkuluze; abakulira amasomero
namatendekero.
/aliwo bingi ebyetaaga okutereeza, naye ndyebaza ndya.... tagunjula muna%u.
?2 Nnebaza Kisekwa nabatuula ku @diiro lya Katikkiro, abali ku sseddimu wokulamula
enkaayana mu bulembeze bw*bika.
Okusala emisango gy*bika kulina kukolebwa nobwegendereza. &wonno Kisekwa
nabOlukiiko lw*ddiiro baba balina okutwala obudde obwetaagisa okusobola
okutuuka ku kituu%u. Okutwala obudde nokukola akasoobo birina enjawulo.
11
12
d2 Nneebaza omukubiriza wOlukiiko lw&bataka omuggya. Omut. Kayiira $ajuule
nabakakiikoke aka%uzi batandise namaanyi era mbeebaza olwem)uliziganya
nenkolagana ennungi.
#ajjajja%%e batandiseewo enkola eyokukiika *mbuga n*ttu. &bataka balina
enteekateeka eya buli kika okukiika mu #ulange nettu erigenda mu $gwanika, nga
enteekateeka eyo ya buli kika, buli mwaka.
*nteekateeka eno baagibaze wamu ne Majesti? #rands Ltd etwala enkola ya sati%ikeeti
ngeruubirira okwongera emba-u mu jjamba erigwa mu $gwanika , #ajjajja mwebale"
e2 Nneebaza &bamassaza, &bakiise bOlukiiko lwa #uganda nabakozi bObwakabaka
bonna olwobumaliri-u bwe batadde ku ddimu lyokuzza #uganda ku ntikko.
%2 Nneebaza abantu ba Ssemanda mwenna olwokusitukiramu buli omu waali mu
nteekateeka zokuzza #uganda ku ntikko. *byokulwanyisa nnina bibiri< Katonda
nabantu. Mwebale kubeera bya kulwanyisa byange. Mbeesiga, era ku mmwe
kwensibidde olukoba.
g2 Nneebaza abantu ba 6ganda bonna. #annayuganda abawerera ddala bakitegedde nti
#uganda okukula tekibakosa, wabula kiganyula 6ganda eyawamu.
'2 Nneebaza &kakiiko kab*nkima, akulirwa Owek. Aajji Aassan Mutaasa Ka%eero,
olwokuzimba olubiri lwa Nnamasole.
i2 Nneebaza abakozi bObwakabaka bonna olwokwongera amaanyi mu mirimu.
j2 Nneebaza &baami &b&masaza n&baami olwobuweereza; nneebaza &bakiise
bOlukiiko olwobujjumbize.
.+. Nga tutandika omwaka gwa%%e mu buweereza buno, twetaaga okusigala nga tutambulira
wamu era nga tunyweredde ku M)ologoma kubanga Kabaka ye Ssemaka era yentabiro
yebyo ebi%uula #uganda eno Obwakabaka.
Ayagala okutuuka amangu atambula bwomu..... ayagala okutuuka ewala, atambula
ne banne.
Nolwekyo tutambulire mu bwa sseruganda obusibuka mu mukago ogwamazima, bwe
tutyo tusobole oku%uuka amannyo agali awamu......
Tewali lusozi lwetutabambage nga tuli ku mulamwa, owamaanyi ngakutte omuna%u
ku mukono, nga tuluubirira awamu, okuzza #uganda ku Ntikko.
12
13
Ssaabasajja Kabaka &wangaale...."
C<0+36 P3)30 M,($,
KATIKKIRO.
19.0;.2014
13

You might also like